Subject: PRAYER SERVICE FOR BUGANDA KINGDOM 3/27/2010 – Details
Bazukkulu ba Kintu n’Emikwano gyaffe:
Nga tuli mu kukungubaga okwatandikiirawo okuva olunaku amasiro g’Obwakabaka bwa Buganda bwe gayokebwa; nga era tunateera okukomekkereza okungubaga okutongole , tutegese wo okusaba okwenjawulo, okusabira Obuganda, Amasiro gaffe nabo abatibwa nabatuukibwako ebisago e Kasubi .
Tujja kusabira ku Trinity Episcopal Church, 33 Mercer Street, Princeton, NJ 08540, nga March 27, 2010 okutandiika ku ssawa munana n’ekitundu ez’olw’egulo – (2:30PM)
Tusaba buli afunye obubaka buno abusasanye mu mikwano gyaffe era abulire bannaffe abalala bonna.
The Prayer service for Buganda Kingdom, Kasubi tombs and for those who lost their lives will be held on March 27, 2010 at 2:30PM at Trinity Episcopal Church, 33 Mercer Street, Princeton, NJ 08540.
Please spread the news.
Contacts:
Wycliffe Lule-Musoke 908-591-9965
Patrick Mwerinde 302-562-7387
Rev. Benjamin Lubega Musoke 609-443-5247
Jackie Mirembe 908-296-8540
Sula Bunkeddeko 917-846-0922
Awangaale Ssabasajja Kabaka!
________________________________________
Sent by Ssabasajja Kabaka Representative Information Office
New York , New Jersey , Delaware


