Send you letters to letters@bugandapost.comas a text email or MS Word document. They must not exceed 500 words in length. If you want us to withold your name write WITHOLD next to it.
If you have an image, audio or video to accompany your letter we will also include it, provided it meets our standards for copyright protection. Send it as an attachment or as a URL link.
We are not obligated to publish any letter. We shall only publish letters which we consider appropriate and suitable for our readership. Click here to see the About page for more information on our terms regarding the content on Buganda Post.
Boston, USA: Okutuwandiisa ye Chance ya Mengo Okutulaga
Nasanyuse nnyo okusoma mu Monitor news paper nti Mengo agenda okuwandiisa Abaganda mu bika byaffe. Tukyetaaga nnyo nnyo, nga jenkomye. Ate nga nzijukira nti bwetwali tukyaali ku campus (ate Lubega Sseggona ye yali Ssentebe waffe mu Za Mbogo) omulimu guno gwali gwatandikibwaako Ssabasajja. Era twagendako ku mwoleso mu Lubiri newabaawo abantu Omuwanika JB Walusimbi (kati Katikkiro) beyaleeta okulaga computer z’okuwadiisa Abaganda. Abamu kuffe twajuzaamu ne form era ebitufaako nebabiyingiza awo wenyini. Era ddala ng’olaba nti byaali bikolera ddala nga bino ebya Massachusetts wano mu US. Kale egyo emyaka giri mu 10 oba nokusoba emabega naye byafiira awo , n’abaali babikola tetwabamanya.
Kati ekibuuzo kiri nti, lwaaki ku luno ebintu tebikolebwa mu musana? Ku mulembe guno ogwa technology n’omwana omuto akimanyi nti tetusobola kuwandiisa Baganda bukadde 6 nga tukozesa bu notebook. Mungeri yeemu tetusobola kukola mulimu guno ku nkola ya “Ndaba muwala wagundi yasoma computer, tumugezeeko.” Twetaaga enkola ey’omusana, Mengo ayite Abaganda abalina obumanyirivu mu mirimu nga gino, okuva mu nsi zonna, bavuganye ne zi proposals (Technical ne Financial) era z’ekenyezebwe akakiiko akaliko Abaganda abazito nga Emmanuel Cardinal Wamala eyawumula, Judge Julia Sebutinde, Judge Daniel Nsereko Ntanda, Judge Solome Bossa awamu n’Abataka abategeera obulungi technology nga Nakirembeka ne Namwama.
Eno ye chance yabakulembeze baffe e Mengo okulaga nti balina enjawulo okuva banaffe bali abayita gavumenti ya Ssabasajja NGO. Kubanga ffe Abaganda tetukyasobola kugumikiriza bukulembeze obw’okukukuta. Ssenga omulimu guno gukolebwa obulungi Mengo ajja kuwa nnyo Ssabasajja ekitiibwa ate n’abaliyo baganje gyetuli.
Abakungu ba Kabaka mbagala mwena era mbasabira kubanga omulimu si mutene. Naye ate mbakakasa nti senga binabeera mu musana dollar zange nja kuzitoola.
Awangaale nnyo Ssabasajja Kabaka Baffe.
M. Nakayiza
Boston, USA
Kampala, Buganda: Dump Blog Post About Google in Luganda
Hullo Friend, I humbly ask you to dump your blog post about Google Uganda in Luganda. It is a privilege that Google considered Luganda language. It is also rude of you to post such a post on “BugandaPost” even if it is yours personal. I have known Baganda for working out solutions not decrying/criticizing without contacting.
It is good that you noticed the errors, but not wise to publicize them more-so on Buganda Post.
The gentleman Jon Gosier, whose team volunteered, did this for the nation’s and people’s good. Please, I request you to drop that article for the good.
Kwagala Derrrick
Kampala
Mob: +256 782 420989, +256 772 712716


